Eyawangula mmotoka mu kalulu ka LingLong Tire, Eng. Godfrey Kyeyune kata afe essanyu mmotoka eno bw’emukwasiddwa ku kasaawe ak'ekiwempe aka City Tyres mu Industrial Area mu Kampala.
Aba VisiOli musuubuzi ng’onoonya engeri ennyangu gy’oyinza okutumbula bizinensi yo? Oba oli mukozi ng’oyagala kutandikawo bizinensi oyongereze ku musaala gwo? Visit Uganda Tourism Forum (VUTF) ...
Ebbugumu likomyewo mu liigi ya rugby abavujjirizi aba Nile Special bwe bazzizza obuggya endagaano n’ekibiina ekiddukanya omuzannyo guno ekya Uganda Rugby Union (URU).
MINISITA w’Ebyenjigiriza n’Ebyemizannyo, Janet Kataha Museveni afulumizza ebyavudde mu bigezo by’ekibiina ekyomusanvu, abayizi mwe baayitidde obulungi okusinga omwaka oguwedde, n’alangirira nti ...
The report card includes a section where teachers record generic skills and values, which lie at the heart of the Government's new curriculum ...
Omubaka wa pulezidenti e Nansana Charles Lwanga alagidde poliisi okuggalira abantu 3 abatuuze be balumiriza okuggyako ssente okusobola okuganyulwa mu pulojekiti ya PDM.
Essanyu libugaanye abasibe mu kkomera ly'e mbarara Prisons oluvannyuma lwo’okufuna amawulire g’okuyita ebigezo byabwe ebya PLE eby’omwaka 2024.
Over 90% of the candidates who sat last year’s Primary Leaving Examinations (PLE) have qualified to join secondary school. Data from the Uganda National Examination Board (UNEB) indicates that 722,730 ...
Ainomugisha Ethan Eloi (539189003) mutabani wa Joshua Mugooda, omubuulizi w'ekkanisa ya St. Paul Church of Uganda - Kanyanya afunye 4 mu bya PLE erisanyu ne lijula okubatta!
According to Uthman, the elevation aims to reduce patient referrals to Hoima Regional Referral Hospital and improve treatment.